mulekere awo okukwata abantu – HE museveni

President Museveni: Mpulira nti mu Kampala mulimu kawuukumi abakwata abavubuka nga bagamba nti bakirereesi, bino byonna byakisiru ebyatulekebwa abafuzi bamatwale. Okwata otyo omuntu nti kirereesi mu nsi ye?
Nali Nagamba dda Gen. Kale Kayihura okukumya ebintu bino ebyekisiru, kati nziramu okutegeeza obukulembeze bwa Poliisi obuoya okukikomya.

Leave a Reply