Omusumba w’essaza ly’e Masaka, John Baptist Kaggwa mwennyamivu olw’omuze gw’abakuumaddembe okutulugunya abantu nga babakwata kyeyagambye nti kisiga obukyayi mu bantu.
Omusumba Kaggwa yabadde abuulira mu mmisa ey’okukuza olunaku lw’ekifo kya Kelezia ekya Kibiri.