Pulezidenti wa Democratic Party Uganda Norbert Mao; “Abantu bebamu abakola obubaga nga Gen. Paul Lokech afudde, bebamu abaagaliza Sipiika Jacob Oulanyah okufa. Tebawukana naabo abagaana omulambo gwa Millton Obote okuguyisa e Luweero okugutwala Akokoro okuguziika! Balyamu Ben Kiwanuka. Si bamazima.”
Abaffe mpozzi mu delegates conference e Mbale kyali kitya?