Hon. Ibrahim Ssemujju Nganda; “Ogambye nti Minisita omu ayise Palamenti egende etuule e Kololo, ntiddemu bwetunakiriza Baminisita okutandika okuyita Palamenti gyebaagala tewali kigenda kugaana Hon. Thomas Tayebwa kututumya tutuule mu maka ge.”
Abadde ayanakula omumyuuka wa Sipiika Among ategeezezza Palamenti nti Minisita Janet Kataaha Museveni ayagala kusisinkana Palamenti e Kololo.
#PlenaryUg