Mungoba muleete ani ansinga – Dr. Mukiza

Executive Director wa Uganda Bureau of Statistics Dr. Chris Ndatira Mukiza avuddeyo ku nsobi ezeyolekeddemu alipoota y’okubala abantu eya National Population and Housing Census-Uganda wiiki ewedde; “Ensobi zikolebwa bantu buli lunaku. Ne mu maka gaffe, tukola ensobi nnyingi…. nabwekityo sigenda kulekulira. Nkyaweereza Ggwanga lyange lyenjagala ennyo. Mukimanye nti nze omu ku babalirizi abansinga. Mwagala kufuna ansinga? Mbaagaliza mikisa.”

Leave a Reply