Munnakibiina kya National Unity Platform – NUP Hon. Tebandeke Charles akakasiddwa ng’omubaka wa Bbaale mu Disitulikiti y’e Kayunga oluvannyuma lwa Munnakibiina kya National Resistance Movement – NRM Mayiteki Mukasa Ronald okuggyayo okujulira kweyali ateddeyo mu Kkooti.