Munnayuganda Dorcus Bashema Kirabo aka Maama D yesowoddeyo okumenyawo likodi y’Ensi yonna eyokufumbira emmere ebbanga eddene nga wetwogerera yakafumbira essaawa 93+. Yatandika okufumba ku lwomukaaga nga 23 n’okutuusa olwaleero. Ggwe asobola genda e Kira weriire ku mmere gyafumbye ku bwereere. Tumuwagire!