Hon. Hon Anite Evelyn; “Okwewala okubuusabuusa, twaggyawo ekkomo ku myaka. Ttiimu National Resistance Movement – NRM mwewale embekuulo ezigenda mu maaso. Gen. Yoweri Kaguta Museveni akyaliwo era wakubeera ku kalulu ka 2026 era ajja kuwangulira waggulu. Temuva ku mugendo. Bano simanyi generator, zijja kugaana okwaka.”