Avuganya ku bwa pulezidenti ku kaada ya NRM Yoweri Kaguta Museveni ayuuguumizza Kanungu, akubye enkungaana ssatu mu bifo ebyenjawulo nga omwo mwemuli ne ekibuga mu kitundu gyebazaala John Patrick Amama Mbabazi.
Namungi womuntu akuluumulukuse okuva ebule n’ebweya nga bw’olaba.