Museveni palamenti agivuga nga Wirubaalo – Mao.

Pulezidenti wa DP Nobert Mao agamba nti Museveni palamenti agivuga nga Wirubaalo era ky’ayagala kyekiyita.

Mao ayongerako nti ne mukitongole ekiramuzi mulimu ba Kaada ba NRM ne Museveni bulijjo akyogerako.

Bino Mao abyogeredde mu lukungaana lwa bannamawulire lw’atuuza buli wiiki ku kitebe kya DP mu Kampala ..

Leave a Reply