Ekitongole ekivunaanyizibwa ku by’eddagala mu Ggwanga ekya Uganda National Drug Authority kivuddeyo nekyanukula omusumba w’Abalokole Robert Kayanja; “Tubadde ebbanga lyonna tuwagira Bannansi abakola eddagala era nga ebika by’eddagala erinnansi ebisoba mu 200 byakirizibwa. Tutusobola kulwana muntu yenna; y’ensonga lwaki ttiimu yaffe ebadde eyogerezeganya naawe mu ebbanga erisoba mu naku 30! Ekintu kyonna ekiteeka obulamu bwa Bannayuganda wamu n’ebisolo mu katyabaga tulina okuvaayo kuba mulimu gwaffe.”
Musumba Kayanja vva mukwekangabiriza buno bulamu bwa Bannayuganda – NDA
