Muzeeyi tova ku luguudo ndi naawe – Maj (Rtd) Jessica Alupo

Omumyuuka w’omukulembeze w’Eggwanga Maj (Rtd) Jessica Rose Epel Alupo akawungeezi k’eggulo yavuddeyo nawagira ekya Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni 78, okuvuganya ku kifo ky’Omukulembeze w’Eggwanga mu mwaka gwa 2026. Bino byabadde ku kabaga ak’ekyeggulo akategekeddwa aba Federation For Uganda Medical Interns – FUMI (FUMI) ku Serena Hotel mu Kampala.

Leave a Reply