Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni; “Nkozesezza ku luguudo lwa Kampala-Entebbe Expressway nga nzirayo mu State House Entebe olwaleero. Nsiimye nnyo omutindo omuli n’okululabirira okuli ku mutindo ogwawaggulu, ebyokwerinda wamu n’obuyambi ebiwebwayo Uganda National Roads Authority – UNRA”