Mwewale ebibiina by’obwannakyeewa ebifera – Wobulasa

Ekitongole kya Poliisi ekivunaanyizibwa ku nsonga z’abaana mu maka mutundutundu lya Ssezibwa omulu Disitulikuti 4 okuli Mukono, Kayunga, Buikwe awamu ne Buvuma kirabudde ebitongole awamu n’ebibiina byobwannakyewa ebyerimbika nti birabirira abaana abataliiko mwasirizi kyokka nga birina ebigendererwa ebirala.
Muky. Catherine Wobulasa awabudde abazadde nti nga tebanasalawo kusuula baana baabwe basokenga kwekubira nduulu eri Poliisi ebali okumpi oba bagende mu offiisi ezikola ku nsonga z’abaana nammaka eziri ku bitebe bya Disitulikiti zaabwe.

Leave a Reply