Pulezidenti wa Democratic Party Uganda Norbert Mao; “Abamu bawoza nti okwekalakaasa mu Seattle twekwali ku Jacob Oulanyah wabula nga kwogera ku kya Gavumenti okwonoona ensimbi empitirivu ng’etwala abakungu okujanjabwa ebweru. Kino kya kito nnyo okulumba omusajja alwanirira obulamu bwe. Mujjukire nti Bobi Wine, MP Zaake Francis Butebi ne Betty Nambooze nabo baganyulwa mu nkola eno!”