Omulamuzi Dr. Esther Kisaakye; “Bwenalondebwa ng’omulamuzi wa Kkooti mu 2009, nakuba ekirayiro ky’obulamuzi nendayira okukuuma ssemateeka wa Yuganda. Ekiragiro kya Ssaabalamuzi okungaana okusoma ensala yange leero nti ngisome olunaku olulala tekiri mu Ssemateeka y’ensonga lwaki nkiziimudde.”