Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni; “Nalonze Judith Nabakooba nga Minisita w’ebyettaka kuba abadde nnyo mu nsonga z’ettaka. Omuwala yalwanyisa ababbi b’ettaka e Mityana ate yali ku ludda lw’abantu. Manyi ajja kukola omulimu omulngi mu Minisitule eno.”