Nampala w’Ababaka b’oludda oluvuganya Gavumenti Munnakibiina kya National Unity Platform John Baptist Nambeshe (Manjiya County), Omubaka Ronald Evans Kanyike, (Bukoto East) ne Patience Kinshaba Nkunda, Omubaka omukyala owa Disitulikiti y’e Kanungu bebamu ku bayizi abatikiddwa olunaku olwaleero ku Makerere University.
Nambeshe yomu ku bayizi abatikiddwa e Makerere
