Nambudde ku nte zange olwaleero – Pulezidenti Museveni

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni; “Enkya yaleero, ngenze okulambula ku nte zange (enkoroogyi) e Rwakitura. Ntera okukubiriza abalunzi nti bwekiba kisoboka, bawulemu mu ffaamu zaabwe wamu n’okulimira ente zaabwe omuddo okugeza orunyankokoore (Chloris Diana) kuba gulina ebiriisa zebyetaaga.”
#ffemmwemmweffe

Leave a Reply