Amyuka Ssenkulu wa Makerere Plof. Barnabas Nawangwe teya labiseeko mu Palamenti mu kakiiko k’ebyenjigiriza gyeyabadde alindiriddwa okutangaaza ku bumulumulu nemiziringitano egyetabise ku ttendekero ekkulu ery’e Makerere.
Nawangwe wabula kitegerekese nti asabye akakiiko kamulindirire enkya kubanga abadde nobuvunaanyizibwa obulala bwabadde ateekwa okusooka okumaliririza.