Ndabika nina corona – Pulezidenti Museveni

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni; “Enkya yaleero nawuliddemu ngalina ssenyiga. Nakoze rapid Coronavirus test neraga nti simulina. Nazzeemu nenkola test endala 2 emu neraga nti nina ate endala neraga nti sirina. Kitegeeza nti wenjogerera mbalibwa mu bayinza okuba balina corona. Y’ensonga lwaki nzigidde mu motoka yanjawulo ne Maama Janet Kataaha Museveni.”

#SONAUG2023

Leave a Reply