Olinayo omuntu yenna gw’omanyi nga Namagoye mu kitundu kyo? Mukwano ggwo oba muganda wo? Abantu bano banyigirizibwa nnyo. Abantu bangi bakweeka. Wegatte ku Lukiiko olukulu olw’eggwanga ku Sunday nga 13-January-2019 ku ssaawa emu e’yokumakya mu kutambula okwokusonderako ensimbi okuyamba okuzimba Community Rehabilitation Center eya Bannamagoye.