NEMA ekyamenya ennyumba z’abantu mu Lubigi

Abantu abasoba mu 1000 bebasigadde ttayo oluvannyuma lw’ekitongole ekivunaanyizibwa ku kukuuma obutonde bw’ensi ekya National Environment Management Authority (NEMA) Uganda okumenya amayumba gaabwe mu Lubigi nga kigamba nti bano besenza mu ntobazi.
Mu bano kuliko ne ssentebe w’abatasoma ne National Resistance Movement – NRM ow’ekitundu Hajji Kasimu Kasasa.
Leave a Reply