Ekitongole ekivunaanyizibwa kukuuma obutonde bw’enso ekya National Environment Management Authority (NEMA) Uganda eragidde omugagga omu Kimbejja Kira Division mu Disitulikiti y’e Wakiso okumenya ekizimbe ekyakalina ekinatera okuggwa.
Ono avunaanibwa okuzimba ekizimbe mu lutobazi nga tafunye lukusa okuva mu NEMA era aweereddwa enaku 21.