Gen. Mugisha Muntu Gregg asuubizza abantu b’e Kikube nga bwagenda okugoba obuli bw’enguzi n’obukenuzi mu ggwanga okutuukira ddala ku busomyo. Agamba nti wajja kubaawo ekkomo nga bwolisukka nga kakujuutuka. Agamba nti Bannayuganda bamulinamu obwesige era ajja kubeera kyakulabirako.