NKIIKIRIRA BIROWOOZO BYA BANNAYUGANDA SI KIBIINA:
Rt Hon Rebecca Alitwala Kadaga; “Nkiikirira ebirowoozo by’abantu bonna n’eggwanga okutwalira awamu, si kituufu oli okugamba nti nsosola mu mawanga era sirina mubaka yenna gwenawadde bukadde 60 okunonda.”