Omukulembeze wa National Unity Platform Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine; “Kituufu munaffe yegemulira obukadde 500, nkozesa ekigambo okwegemulira lwa kumuwa kitiibwa naye amazima gali nti yazibba. Omuntu gwenjogerako mutaayi waffe; nze nakulemberamu ttiimu eyamuteeka mu kifo ekyo era simulinaako buzibu bwonna nga omuntu. Twagala kukola kintu kituufu era tubeere ekyokulabirako kuba abantu batutunuulidde neriiso ejogi.”
Nkiyita kwegemulira kuba muwa ekitiibwa naye amazima yabba – Bobi Wine
