Norbert Mao akubye ebirayiro bya Minisita olwaleero

Pulezidenti wa Democratic Party Uganda Norbert Mao akubye ebirayiro by’obwa Minisita avunaanyizibwa ku nsonga za Ssemateeka wamu n’essiga eddamuzi olunaku olwaleero.
Ono Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni amwogeddeko ng’omuntu alina obumanyirivu mu bukulembeze ekijja okuyamba okutuukiriza ekiruubirirwa ekyokwegatta nga Eggwanga wamu n’okugonjoola ebizibu by’abantu. Apwoyo bino!
Leave a Reply