Ababaka ba Palamenti abali ku ludda oluvuganya Gavumenti nga boogera ku ky’abebyokwerinda okulemesa omukolo gwabwe ogwokuggulawo ekitebe ky’ekibiina kya National Unity Platform e Makerere – Kavule olwaleero.
Bano bagamba nti nsaalwa ya Gavumenti ya National Resistance Movement – NRM emaze kumpi emyaka 40 mu buyinza naye nga tezimbanga kitebe kya kibiina.