NRM yeyongedde ebbugumu – Rogers Mulindwa

Omwogezi wa National Resistance Movement – NRM Rogers Mulindwa; “Mu bitundu gyebatugamba nti abantu batukyaawa ate twangulayo, okugeza nga e Rukungiri ne Kasese. Kati abantu abatukoowa bebaliwa?
NRM yeyongera kwagalwa bantu wadde nga waliwo byetwetaaga okutereezaamu.”
Leave a Reply