Olunaku olwaleero ekibiina kya National Unity Platform – NUP nga kikulembeddwamu Pulezidenti wekibiina Hon. Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine bawaddeyo ebitereke eri aba Famire za Bammemba abakwatibwa nga bakyali mu makomera wamu nabo abagambibwa okuwabawambibwa abebyokwerinda nga tebamanyiddwako gyebali wamu nabo abaafa.
Bino bibadde ku kitebe kya NUP e Kamwokya.