NUP egenda kuwagira Munnakibiina kya ANT e Serere

Mu lukiiko lwa Bannamawulire olutuuziddwa ku kitebe kya National Unity Platform – NUP enkya yaleero kivuddyo nekikakasa nga bwekigenda okuwagira Munnakibiina kya Alliance for National Transformation-Uganda – ANT Alaso Alice Asianut mu kalulu k’okuddamu okujjuza ekifo ky’omubaka wa Serere. Kinajjukirwa nti yo Forum for Democratic Change – FDC yavaayo netegeeza nga ebyokwegatta n’aboludda oluvuganya okuleeta omuntu omu bwetabiriimu era neyanjula agenda okugikwatira bbendera.

Leave a Reply