Omubaka wa Mukono Municipality Hon. Betty Nambooze Bakireke Munnakibiina kya National Unity Platform; “NUP erina ekizibu. Yawangula Gavumenti bbiri. Museveni nakati takiriza nti Kyagulanyi yawangula. Ekizibu ekirala ye Forum for Democratic Change, bagezaako okukaluubiriza NUP mu buli kimu.
Aboludda oluvuganya Gavumenti balina okulera awamu so ssi kwegatta. Oludda oluvuganya si Kibiina.”