Ssaabaminisita alagidde bakwata owomuluka gw’e Nalweyo
27 — 06Ekitongole kya Ppaasippooti kirabudde abasajja ku DNA
27 — 06National Unity Platform – NUP kitukizza buto okubanja abawagizi baakyo abaakwatibwa mu kalulu ka 2021 nga negyebuli kati tebayimbulwanga. Okusinziira ku Ssaabawandiisi, David Lewis Rubongoya agamba nti abantu abasoba mu 20 bebatalabikako nga baawalirizibwa okuddukira mu Kkooti y’Ensi yonna ewozesa bakalintalo oluvannyuma lw’okulemwa okufuna ekiramu mu bitongle ebirwanirira eddembe ly’obuntu wano mu Uganda.
Bino webigidde nga olwaleero Uganda yegasse ku Nsi yonna okuvumirira ebikolwa by’okutulugunya n’okuwamba abantu!