Olunaku olwaleero lwegiweze emyaka ebiri bukyanga Bannakisinde kya People and Power ekikulemberwa Hon. Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine ne banne bavaayo nebalangirira mu butongole ekibiina kya National Unity Platform – NUP eri Bannayuganda. Kubadde kusoomozebwa wamu nokugezesebwa mu ngeri ezenjawulo naye kisobodde okubaako obuwanguzi bwekituukako.
Kyalangirirwa nga 22-07-2020 ng’ekitebe kyateekebwa Kamwokya.
Muyogeyoge!