Nampala w’Ababaka ba Forum for Democratic Change Yusuf Nsibambi avuddeyo nategeeza nti okulondebwa ku kifo kino kwazze n’okusoomozebwa okwamaanyi okulabwako buli omu nti wabula mulimu ggwe okulaba nti atereeza embeera y’ekibiina basobole okuteesezza abantu ababalonda.
Ono asuubizza okukolagana n’Ababaka bonna awatali kweyawulamu.