Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni avuddeyo nalagira Minisita w’Ebyobulamu Hon. Jane Ruth Aceng okuwera obuduuka b’wddagala bwonna omusangibwa mu malwaliro ga Gavumenti. Pulezidenti Museveni agamba nti okuvaayo n’ekiragiro kino bamaze kumutegeeza nti abasawo mu malwaliro ga Gavumenti ate bebanannyini bwo.