Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni; “Obuli bwenguzi n’obukenuzi tugenda kubumalawo mu Yuganda. Nawulidde nti obukiiko bwa Disitulikiti obugaba emirimu butundu ebifo byemirimu ku Gavumenti z’ebitundu ate abalala basaba ekya julayina abo bebaba bagenda okuwa emirimu. Luzira tanajjula, muleete obujulizi tuggalire embizzi ezo.”