Omukulembeze wa National Unity Platform Hon. Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine: “Olunaku tulumaliddeko mu Soroti City nga tunoonyeza muganda waffe Hon. Moses Attan akalulu.
Ffe nga NUP twasalawo okuwagira Forum for Democratic Change – FDC nga akabonero akooleka obumu okusobola okuleetawo enkyuukakyuuka. Nsabye abantu be Soroti okuvaayo mu bungi bagende balonde era bakuume n’akalulu kaabwe. Nkimanyi bulungi nti obuwanguzi buli ku ludda lw’abantu.”
1 Comment
[…] Source link […]