Sipiika Anitah Among; “Lwaki olemera ku State House, lwaki toyogera ku bitongole ebirala? Hon. Ssemujju Ibrahim Nganda; “Kizibu nnyo okukolera Famire embalira gyotamanyi bantu bameka abagirimu. Omubaka Munnakibiina kya @Forum for Democratic Change – FDC Hon. Ssemujju Ibrahim Nganda; “Kigenda kuba kivve Palamenti eno okuyisa ensimbi obuwumbi 677 zigende ku maka g’obwapulezidenti ag’abantu babiri ate nga bonna bakulu Pulezidenti ne mukyala we ate nga bombi bafuna omusaala gw’eggwanga”
Obuwumbi 677 mubuteekawo mutya okulabirira abantu abakulu 2 – Hon. Ssemujju
