Obwakabaka busanyukidde ekya Masaka okufuuka ekibuga

Obwakabaka busanyukidde eky’okufuula Masaka ekibuga. Katikkiro agamba nti Masaka alina eby’obugagga, eby’obulimi, abantu ab’enkizo, ebikifuula eky’enjawulo era kigwanidde okusumuusibwa.

Katikkiro: Masaka kibuga kyakula dda, kisingira ddala buno obubuga obutono bwebasumuusa

Leave a Reply