Ekikangabwa kibuutikidde abantu mu Disitulikiti ye Pallisa mu bitundu bye bye bye Bukedi, omuserikale wa Police bw’abadde agenze okukyalira nnyina n’amukoona mu butali bugenderevu bw’atyo abadde amuddusa mu ddwaliro n’afa.
Mulabi Adama wa police e Kyenjojo y’avuddeko enjega eno.
Wabula abatuuze ababaddewo bo bagamba nti ofiisa ono abadde alimu obutakkaanya ne nnyina.