Okugema abaana ekirwadde kya Polio okwekikungo okwa nju ku nju kutandika olunaku lw’enkya nga kwakutongozebwa mu Disitulikiti y’e Wakiso.
Abagenda okugema e Masaka – Kyannamukaaka bali mukutendekebwa mukadde kano. Abaana abali wansi w’emyaka 5 bebagenda okugemebwa.