Okukola ne NRM tekitegeeza nti nzikiriziganye nebibi byayo – Norbert Mao

Eyalondeddwa ku bwa Minisita Norbert Mao; “Bwenagenda mu nsiko nensisinkana Joseph Kony nemugwa mu kifuba, tekitegeeza nti nali mpagira ebikolwa bye ebyeokusobya ku baana, okukwata abakazi n’okutta abantu.
Ekirala manifesto zonna ez’ebibiina mu Yuganda zikiririza mu demokulasiya, okuzimba obumu nekulaakulana eyawamu. Tetujja kwetonda olwokolagana n’ekibiina (National Resistance Movement – NRM) ekinenyezebwa olw’emisango emingi.”
Leave a Reply