Omukulembeze wa National Unity Platform – NUP Hon. Kyagulanyi Robert Ssentamu aka Bobi Wine; “Kikulu nnyo okukimanya nti okusosola mu mawanga kokolo. Kokolo Museveni gwayagala okukozesa. Nsaba mwenna okusambajja ekyokusosola mu mawanga Museveni kyatambuza mu ngeri yonna nga bwekisoboka. Tuli mulembe ogwegattira awamu.”
Okusosola mu mawanga kokolo w’amaanyi – Bobi Wine
