Ssaabalabirizi eyawummula egy’obulabirizi Mpalanyi Nkoyooyo mu bubaka bwe obwa amazaalibwa ga Yesu kristu agamba nti amazaalibwa galeeta mirembe eri Uganda ne Bannayuganda bonna.
Ssaabalabirizi ayongeddeko abantu bonna babeere bakkakkamu, baagalizaganye emirembe. Bw’atyo n’ayagaliza abantu ba Katonda ennaku enkulu ennungi ezijjudde emirembe.