Olukalala lwa University NCHE zeyawa olukusa okusomesa amateeka

Ekitongole ekivunaanyizibwa ku matendekero agawaggulu ekya National Council for Higher Education Uganda erabula Bannayuganda okwewala okusoma amasomo agatakakasibwanga oba okusomera ku ttendekero eritakakasibwanga.
NCHE egamba nti ebiwandiiko ebikuweebwa oluvannyuma lwokusoma amasomo agataakakasibwa oba okusomera ku ttendekero eritakakasibwanga tebikirizibwa.
NCHE ebawa amagezi okugituukirira osooke webuuze oba nga essomo eryo lyogenda okusoma oba ettendekero lyakakasibwa nga tonewandiisa.
Luno lwe lukalala zi ssentedekero ezakirizibwa okusomesa Amateeka oluli ku mutimbagano gwa NCHE.

No comments

Leave a Reply

LIsten Live

Omubaka akiikirira Nyendo Mukungwe, Munnakibiina kya National Unity Platform Mathias Mpuuga Nsamba, asabye Palalmenti olukusa okugenda mu luwummula okutuusa wiiki ejja okuleeta ennongoosereza  mu Ssemateeka, nga zino zekuusa ku byokulonda omuli; okutondawo olukiiko olwa waggulu  olukubirizibwa omumyuka wa Pulezidenti n'okukendeeza ku muwendo gw'Ababaka ba Palamenti.
#ffemmwemmweffe

Omubaka akiikirira Nyendo Mukungwe, Munnakibiina kya National Unity Platform Mathias Mpuuga Nsamba, asabye Palalmenti olukusa okugenda mu luwummula okutuusa wiiki ejja okuleeta ennongoosereza mu Ssemateeka, nga zino zekuusa ku byokulonda omuli; okutondawo olukiiko olwa waggulu olukubirizibwa omumyuka wa Pulezidenti n`okukendeeza ku muwendo gw`Ababaka ba Palamenti.
#ffemmwemmweffe
...

45 1 instagram icon
Kitalo!
Eyaliko Omubaka wa Palamenti akiikirira Amuria County, Munnamawulire eyawummula Onapito Ekomoloit afudde.
#ffemmwemmweffe

Kitalo!
Eyaliko Omubaka wa Palamenti akiikirira Amuria County, Munnamawulire eyawummula Onapito Ekomoloit afudde.
#ffemmwemmweffe
...

12 2 instagram icon
Omukulu akoze atya ate?!

Omukulu akoze atya ate?! ...

30 4 instagram icon