Olusiisira lwebyobulamu lutandise e Ssingo

Olusiisira olw’Ebyobulamu olwategekeddwa Obwakabaka bwa Buganda mu ssaza lya Bbeene e Ssingo luguddwawo wabula omuwendo gwa balwadde abazze guwuniikirizza abateesiteesi b’olusiisira luno.
Omulangiira David Kintu Wasajja yaguddewo olusiisira luno nga luyindira mu kisaawe ky’e Ssaza Ssingo mu Mityana. Abantu bakukeberwa endwadde era baweebwe nobujjanjabi ku bwereere.
Bya Joseph Balikuddembe
Leave a Reply