Olusirika lwa Bajjajja abakulu b’Ebika neba Katikkiro baabwe lukomekerezeddwa

Olusirika lwa Bajjajja abakulu b’Ebika neba Katikkiro baabwe lukomekerezeddwa mu Hotel Brovad mu Kibuga Masaka mu Ssaza ly’e Buddu mwebababe befumitiriza ku nsonga ez’enjawulo omuli okukuuma Enono, enkulaakulana y’abantu nga bakozesa obuwangwa, enzirukanya y’ettaka, abazukkulu okutegeera ebika byabwe mu mulembe guno ogwa tekinologiya addukira kumisinde n’ebintu ebirala bingi.
Omulamwa gwabadde okunyweza obukulembeze mu Bika bya Buganda mu nsi ekulaakulana
Leave a Reply