Luno olutalo lunaggwa;
Eng. Immanuel Ben Misagga; “Mukyala boy anemesezza okumala emyaka 5 okwetaba mu mirimu gya Federation of Uganda Football Associations (FUFA), UPL n’ebitongole ebirala ebikwatagana n’ebyemipiira, obukugu obuggya mu kuggula ggeeti n’okufumba birabika bitabuseemu ku omukka n’ebinzaali bimusonsomola kati kati anoonya watolokera.”
Eng. Moses Magogo; “Ntambule nga Engineer bwatambula:
1. Nasomera Kagulu Primary School nenfuna 6
2. S.4 nagisomera ku Jinja College 13 in 8
3. S.6 nagisomera Namilyango nenfuna BAA mu PCM
4. Nagenda e Makerere University nensoma Bsc (Hons) Eng MUK
MMJ Immanuel Ben Misagga tambula nga engineer bwatambula.”